Home ๐ŸŽฌ Bollywood ๐ŸŽต Pakistani ๐ŸŽค English Pop

Omukwano Gw'ekiro

๐Ÿ‘ค Irene Ntale โ€ข ๐ŸŽผ Sembera โ€ข โฑ๏ธ 3:36
๐ŸŽต 1623 characters
โฑ๏ธ 3:36 duration
๐Ÿ†” ID: 10627009

๐Ÿ“œ Lyrics

Oh-oh oh, oh-oh oh
Yeah yeah yeah yeah yeah yeah
D King

Say! Webuwungera
N'omusayi gubanja era
Baby bwensirikirira
Ndota oli wano ng'ozindabiriza
Sagala byakulondola
Sagala byakulinyirira
Sagala byakusojerera
Nze kyenjagala byakuwembejja

Bwebiba love bweba akwagala aba akwetaga
Bwebiba, toweta
Bwebiba nange bwendi

Omukwano gw'ekiro
Gunyuma gusinga n'otulo
Omukwano gw'ekiro
Gwanyumye ne mbulwa n'otulo (ne mbulwa n'otulo)

Eh! Wano jjo nakuloseko bulosi
Essanyu nelintuka eno mu byenda (mu byenda uh)
Ekiro kyabadde kisuffu walahi
Era nazukusse ku sawa mukaaga (hey yiye eh)
Nze ssemola,naye bwenkulowoza nemola
Nze tebanimba naye kugwe banimba ne mpala

Bwebiba love bweba akwagala aba akwetaga
Bwebiba, toweta
Bwebiba nange bwendi

Omukwano gw'ekiro (guno omukwano oh oh)
Gunyuma gusinga n'otulo (bwebiba, bwebiba, bwebiba)
Omukwano gw'ekiro (omukwano guno)
Gwanyumye ne mbulwa n'otulo

Olinga sukali, mu kikopo kya chayi
Olinga munnyo, mu sepiki y'enva
Olinga sabuni, anaza ka- stress
Nakuyoyota (nakuyoyota)
Wama n'odda mu muuddu

Omukwano gw'ekiro (guno omukwano gw'ekiro)
Gunyuma gusinga n'otulo (gusinga n'otulo oh oh oh)
Omukwano gw'ekiro (bwebiba, bwebiba, baby eh eh eh)
Gwanyumye ne mbulwa n'otulo (gwanyumwe ne bulwa n'otulo)
(Gwanyumwe ne bulwa n'otulo)
Omukwano gw'ekiro (bwebiba, baby eh eh eh)
Gunyuma gusinga n'otulo (yeah-yeah yeah-yeah)
Omukwano gw'ekiro (bwebiba, baby bwebiba)
Gwanyumwe ne bulwa n'otulo (bwebiba baby)

Gulimu obuyiisoyiiso
Gulimu obukwansokwanso
Gulimu obukukuku
Gukuba nga amalwa malwa malwa malwa
Bwebiba love bweba akwagala aba akwetaga
Bwebiba, toweta
Bwebiba nange bwendi ih

โฑ๏ธ Synced Lyrics

[00:02.14] Oh-oh oh, oh-oh oh
[00:07.49] Yeah yeah yeah yeah yeah yeah
[00:16.99] D King
[00:18.65] Say! Webuwungera
[00:23.34] N'omusayi gubanja era
[00:28.31] Baby bwensirikirira
[00:32.54] Ndota oli wano ng'ozindabiriza
[00:37.86] Sagala byakulondola
[00:40.05] Sagala byakulinyirira
[00:42.75] Sagala byakusojerera
[00:44.70] Nze kyenjagala byakuwembejja
[00:47.46] Bwebiba love bweba akwagala aba akwetaga
[00:52.30] Bwebiba, toweta
[00:54.79] Bwebiba nange bwendi
[00:57.06] Omukwano gw'ekiro
[01:01.58] Gunyuma gusinga n'otulo
[01:06.67] Omukwano gw'ekiro
[01:10.72] Gwanyumye ne mbulwa n'otulo (ne mbulwa n'otulo)
[01:16.32] Eh! Wano jjo nakuloseko bulosi
[01:21.77] Essanyu nelintuka eno mu byenda (mu byenda uh)
[01:26.56] Ekiro kyabadde kisuffu walahi
[01:31.04] Era nazukusse ku sawa mukaaga (hey yiye eh)
[01:36.36] Nze ssemola,naye bwenkulowoza nemola
[01:40.61] Nze tebanimba naye kugwe banimba ne mpala
[01:45.06] Bwebiba love bweba akwagala aba akwetaga
[01:49.78] Bwebiba, toweta
[01:52.46] Bwebiba nange bwendi
[01:54.75] Omukwano gw'ekiro (guno omukwano oh oh)
[01:59.23] Gunyuma gusinga n'otulo (bwebiba, bwebiba, bwebiba)
[02:04.34] Omukwano gw'ekiro (omukwano guno)
[02:08.40] Gwanyumye ne mbulwa n'otulo
[02:14.38] Olinga sukali, mu kikopo kya chayi
[02:19.64] Olinga munnyo, mu sepiki y'enva
[02:23.89] Olinga sabuni, anaza ka- stress
[02:28.93] Nakuyoyota (nakuyoyota)
[02:30.88] Wama n'odda mu muuddu
[02:33.01] Omukwano gw'ekiro (guno omukwano gw'ekiro)
[02:37.76] Gunyuma gusinga n'otulo (gusinga n'otulo oh oh oh)
[02:42.46] Omukwano gw'ekiro (bwebiba, bwebiba, baby eh eh eh)
[02:46.96] Gwanyumye ne mbulwa n'otulo (gwanyumwe ne bulwa n'otulo)
[02:50.22] (Gwanyumwe ne bulwa n'otulo)
[02:52.15] Omukwano gw'ekiro (bwebiba, baby eh eh eh)
[02:56.63] Gunyuma gusinga n'otulo (yeah-yeah yeah-yeah)
[03:01.62] Omukwano gw'ekiro (bwebiba, baby bwebiba)
[03:05.94] Gwanyumwe ne bulwa n'otulo (bwebiba baby)
[03:11.30] Gulimu obuyiisoyiiso
[03:13.30] Gulimu obukwansokwanso
[03:15.71] Gulimu obukukuku
[03:18.02] Gukuba nga amalwa malwa malwa malwa
[03:21.23] Bwebiba love bweba akwagala aba akwetaga
[03:26.19] Bwebiba, toweta
[03:28.48] Bwebiba nange bwendi ih
[03:36.17]

โญ Rate These Lyrics

โ˜†โ˜†โ˜†โ˜†โ˜†
Average: 0.0/5 โ€ข 0 ratings