Home 🎬 Bollywood 🎵 Pakistani 🎤 English Pop

Ensi

👤 David Lutalo 🎼 Ensi ⏱️ 3:57
🎵 2312 characters
⏱️ 3:57 duration
🆔 ID: 12153685

📜 Lyrics

Oooh oh ooh
Eeh ah my Uganda

Watandika ddi emize emikyamu?
Uganda apaana nedda!
Mukwano gwange gwe manyi obulungi
Uganda nedda tatta
Ebyo byambe by'ani by'owagaza obusungu?
Akuwaga ani akulimba?
Gwe wakuza maama wange ne taata
Ne ba jajja gwe eyaboola
Watwagala nnyo watulabirira
Ng'okuba yenna atuŋŋoola
Yeggwe gwe tumanyi totwefuulira nno
Tugambe kiki wanyiiga?
Oh bambi sorry!
Suula ebyambe wansi obusungu bungi
Oba ssi gwe oli
Owange gwe manyi ono emitaafu mingi

Twatandika ddi okweteekera kamyu mu doodo?
Ensi yaffe ssi bwetyo
Mu mazima kuva ddi nga tusalagana nga nkoko?
Ensi yaffe ssi bwetyo
Ndowooza twesulika
UG bw'eti ssi bwe yali
Ensi yaffe ssi bwetyo
The Pearl of Africa
Kati ejjudde mpisa embi
Ensi yaffe ssi bwetyo

Kuva ddi nga tuli batemu?
Ki sitaani otulya ng'amapaapaali?
Kati tuttiŋŋana nga mbwa
Oba Uganda yavaawo nga tuli wandi?
Eyatuloga simanyi ani!
Empisa okucuuma ng'ekyolooni
Gwe avaabira ekindaazi
Menyako akatono okaweeko oli
Wano akaaba tumusirisa
Obutemu busigaze bali batelebaani, eh
Y'asala munno obulago
N'amala ne yeesiigako akazigo
Twetegera ki amalobo? Eeh
Kuno bwe tutyo ssi bwe tweyisa
Ebyo bintu by'eri bunaayira
Tusonyiwagana ng'era ba kika
Tetuwambagana tutyo kijambula

Twatandika ddi okweteekera kamyu mu doodo?
Ensi yaffe ssi bwetyo
Mu mazima kuva ddi nga tusalagana nga nkoko?
Ensi yaffe ssi bwetyo
Ndowooza twesulika
UG bw'eti ssi bwe yali
Ensi yaffe ssi bwetyo
The Pearl of Africa
Kati ejjudde mpisa embi
Ensi yaffe ssi bwetyo

Okumanya ekitugoba kitabuse
N'abakazi baddukayo mu biyungu
Twewaze nnyo nnyo Mungu
Ndowooza n'asitula obusungu
Twebunyizza ebiwundu
Ki twetemamu ebitundu?
Buli lwe wabaawo ekitabuse
Tewabula gwe twekwasa nti gundi
Naye tugambe ani ku luno?
Nga ffe tukubagana obukumbi
Oh oh oh my lovely Uganda
Guluma nga kati nkolooto
Oh oh fire twokya guno mugomyo
Buli omu funa ku tuzzi weeyiweko
Naaza enziro kyuusa enneeyisa yo
Oh oh mama nkolokooto
Oh oh fire twokya guno mugomyo
Buli omu funa ku tuzzi weeyiweko
Naaza enziro kyuusa enneeyisa yo
Twatandika ddi okweteekera kamyu mu doodo?
Ensi yaffe ssi bwetyo
Mu mazima kuva ddi nga tusalagana nga nkoko?
Ensi yaffe ssi bwetyo
Ndowooza twesulika
UG bw'eti ssi bwe yali
Ensi yaffe ssi bwetyo
The Pearl of Africa
Kati ejjudde mpisa embi
Ensi yaffe ssi bwetyo×2.

Double Kick
Yaled
Davi Lutalo

⏱️ Synced Lyrics

[00:05.34] Oooh oh ooh
[00:14.79] Eeh ah my Uganda
[00:18.79] Watandika ddi emize emikyamu?
[00:21.75] Uganda apaana nedda!
[00:23.74] Mukwano gwange gwe manyi obulungi
[00:26.11] Uganda nedda tatta
[00:27.83] Ebyo byambe by'ani by'owagaza obusungu?
[00:30.76] Akuwaga ani akulimba?
[00:32.85] Gwe wakuza maama wange ne taata
[00:35.25] Ne ba jajja gwe eyaboola
[00:38.41] Watwagala nnyo watulabirira
[00:40.66] Ng'okuba yenna atuŋŋoola
[00:42.50] Yeggwe gwe tumanyi totwefuulira nno
[00:45.49] Tugambe kiki wanyiiga?
[00:47.06] Oh bambi sorry!
[00:48.98] Suula ebyambe wansi obusungu bungi
[00:51.87] Oba ssi gwe oli
[00:53.72] Owange gwe manyi ono emitaafu mingi
[00:56.72] Twatandika ddi okweteekera kamyu mu doodo?
[00:59.97] Ensi yaffe ssi bwetyo
[01:01.56] Mu mazima kuva ddi nga tusalagana nga nkoko?
[01:04.45] Ensi yaffe ssi bwetyo
[01:06.36] Ndowooza twesulika
[01:07.92] UG bw'eti ssi bwe yali
[01:09.57] Ensi yaffe ssi bwetyo
[01:11.18] The Pearl of Africa
[01:12.77] Kati ejjudde mpisa embi
[01:14.36] Ensi yaffe ssi bwetyo
[01:16.43] Kuva ddi nga tuli batemu?
[01:18.34] Ki sitaani otulya ng'amapaapaali?
[01:21.20] Kati tuttiŋŋana nga mbwa
[01:23.78] Oba Uganda yavaawo nga tuli wandi?
[01:26.34] Eyatuloga simanyi ani!
[01:28.29] Empisa okucuuma ng'ekyolooni
[01:31.23] Gwe avaabira ekindaazi
[01:33.08] Menyako akatono okaweeko oli
[01:35.21] Wano akaaba tumusirisa
[01:37.06] Obutemu busigaze bali batelebaani, eh
[01:40.85] Y'asala munno obulago
[01:42.46] N'amala ne yeesiigako akazigo
[01:45.62] Twetegera ki amalobo? Eeh
[01:50.45] Kuno bwe tutyo ssi bwe tweyisa
[01:52.83] Ebyo bintu by'eri bunaayira
[01:55.22] Tusonyiwagana ng'era ba kika
[01:57.64] Tetuwambagana tutyo kijambula
[01:59.20] Twatandika ddi okweteekera kamyu mu doodo?
[02:01.90] Ensi yaffe ssi bwetyo
[02:04.01] Mu mazima kuva ddi nga tusalagana nga nkoko?
[02:06.72] Ensi yaffe ssi bwetyo
[02:08.63] Ndowooza twesulika
[02:10.59] UG bw'eti ssi bwe yali
[02:12.18] Ensi yaffe ssi bwetyo
[02:13.97] The Pearl of Africa
[02:15.55] Kati ejjudde mpisa embi
[02:16.90] Ensi yaffe ssi bwetyo
[02:19.83] Okumanya ekitugoba kitabuse
[02:21.74] N'abakazi baddukayo mu biyungu
[02:24.76] Twewaze nnyo nnyo Mungu
[02:26.59] Ndowooza n'asitula obusungu
[02:29.58] Twebunyizza ebiwundu
[02:32.10] Ki twetemamu ebitundu?
[02:34.69] Buli lwe wabaawo ekitabuse
[02:36.46] Tewabula gwe twekwasa nti gundi
[02:39.44] Naye tugambe ani ku luno?
[02:41.29] Nga ffe tukubagana obukumbi
[02:43.70] Oh oh oh my lovely Uganda
[02:47.73] Guluma nga kati nkolooto
[02:49.40] Oh oh fire twokya guno mugomyo
[02:51.96] Buli omu funa ku tuzzi weeyiweko
[02:54.39] Naaza enziro kyuusa enneeyisa yo
[02:56.57] Oh oh mama nkolokooto
[02:58.99] Oh oh fire twokya guno mugomyo
[03:01.54] Buli omu funa ku tuzzi weeyiweko
[03:04.00] Naaza enziro kyuusa enneeyisa yo
[03:07.21] Twatandika ddi okweteekera kamyu mu doodo?
[03:09.69] Ensi yaffe ssi bwetyo
[03:11.71] Mu mazima kuva ddi nga tusalagana nga nkoko?
[03:14.42] Ensi yaffe ssi bwetyo
[03:16.20] Ndowooza twesulika
[03:18.13] UG bw'eti ssi bwe yali
[03:19.75] Ensi yaffe ssi bwetyo
[03:21.10] The Pearl of Africa
[03:22.92] Kati ejjudde mpisa embi
[03:24.32] Ensi yaffe ssi bwetyo×2.
[03:46.75] Double Kick
[03:49.92] Yaled
[03:52.06] Davi Lutalo
[03:57.10]

⭐ Rate These Lyrics

Average: 0.0/5 • 0 ratings