Home ๐ŸŽฌ Bollywood ๐ŸŽต Pakistani ๐ŸŽค English Pop

Kikomando

๐Ÿ‘ค Irene Ntale โ€ข ๐ŸŽผ Sembera โ€ข โฑ๏ธ 3:15
๐ŸŽต 2439 characters
โฑ๏ธ 3:15 duration
๐Ÿ†” ID: 13709869

๐Ÿ“œ Lyrics

Uuh oo uuh oo
Oooo oo
Ye ye ye
Respect to the one ghetto president, from Irene Ntale
Respect to the one ghetto president, ne dance ku mapeesa
Bwenali ' omuto nalotanga bingi
Okuvuga amamotoka nesente nyingi
Ngamanyi bilimpa amassanyu mangi
Naaye nkizudde byonna byonna kwelimba
Nenzijukira ebigambo bya maama
Nti mwana wange obulamu kya beeyi
Nebwofuna okatono kaba ka muwendo
Bwobanga okalya nosobola okwebaaka
Essanyu libawo oluusi netusanyuka enkya neligenda
Ensi yo bwetyo gwe bwoba nga okaaba
Kaaba mpola bangi bazifuna naaye tebebaka

Bwofuna ekikumi kirye
Emeeme egume
Nange gw' olaaba azilina nange bwentyo
Enaaku enumma, ensi eno enyiga
Naaye negumya, nga'omukyala
Oluusi osuzze enjala, oluusi kikomando
Nolowooza katonda yakwerabila
Baka abagagga bangi
Ela bevuuga, enkoko balya naaye tegenda

(Hoo)
Tewaali ayagala mubeera embi
Naaye ebizibu bya ' ensi bwebityo
Toganya kusigala mu mbeera embi
Ela fuuba obeere omusanyuffu
Buli wamu mubulaamu eliyo embeera embi
Nnemwabo bewegombesa
Nabazilina balaba ku mbeera embi
Lywakuba tebalaga

Nze oli bwandaaba, ayinza okugamba nti
Eeh maama, abo abo bamala
Motoka avuga, ye' ki kyatalina
Natamanya nti nange mba nebizibu byange
Nange nyolwa, waamu nokunyigirizibwa mumutima
Lwakuba nsilika

Bwofuna ekikumi kirye
Emeeme egume
Nange gw' olaaba azilina nange bwentyo
Enaaku enumma, ensi eno enyiga
Naaye negumya, nga'omukyala
Oluusi osuzze enjala, oluusi kikomando
Nolowooza katonda yakwerabila
Baka abagagga bangi
Ela bevuuga, enkoko balya naaye tegenda

Ooooohh oooh oo
Obulamu lugendo olujudde amakoona
Byetusubila atte sibyetusanga
Eyo gyensula gyempita ewaaka
Naaye oluusi ndowoza tewaddika
Naaye oluusi kimalamu amanyi
Nga gwoyagala akujjukiza byayitta
Kyonna ekyo kyoli manya kyekisinga labira kunze gwewesiimisa
Nzijukila
Bwenawulila ebidongo nagendanga
Nze ne 'mikwano gyange nga tubala
Naaye kati obuvunyiizibwa bwampamba
Ela lwenkimanya nti zikusooka

Bwofuna ekikumi kirye
Emeeme egume
Nange gw' olaaba azilina nange bwentyo
Enaaku enumma, ensi eno enyiga
Naaye negumya, nga'omukyala
Oluusi osuzze enjala, oluusi kikomando
Nolowooza katonda yakwerabila
Baka abagagga bangi
Ela bevuuga, enkoko balya naaye tegenda

Bwofuna ekikumi kirye
Emeeme egume
Nange gw' olaaba azilina nange bwentyo
Enaaku enumma, ensi eno enyiga
Naaye negumya, nga'omukyala
Oluusi osuzze enjala, oluusi kikomando
Nolowooza katonda yakwerabila
Baka abagagga bangi
Ela bevuuga, enkoko balya naaye tegenda

โฑ๏ธ Synced Lyrics

[00:03.55] Uuh oo uuh oo
[00:07.60] Oooo oo
[00:11.18] Ye ye ye
[00:12.16] Respect to the one ghetto president, from Irene Ntale
[00:16.78] Respect to the one ghetto president, ne dance ku mapeesa
[00:20.84] Bwenali ' omuto nalotanga bingi
[00:22.78] Okuvuga amamotoka nesente nyingi
[00:25.12] Ngamanyi bilimpa amassanyu mangi
[00:27.35] Naaye nkizudde byonna byonna kwelimba
[00:30.06] Nenzijukira ebigambo bya maama
[00:32.22] Nti mwana wange obulamu kya beeyi
[00:34.85] Nebwofuna okatono kaba ka muwendo
[00:37.15] Bwobanga okalya nosobola okwebaaka
[00:39.43] Essanyu libawo oluusi netusanyuka enkya neligenda
[00:42.98] Ensi yo bwetyo gwe bwoba nga okaaba
[00:45.34] Kaaba mpola bangi bazifuna naaye tebebaka
[00:48.39] Bwofuna ekikumi kirye
[00:49.72] Emeeme egume
[00:50.94] Nange gw' olaaba azilina nange bwentyo
[00:53.38] Enaaku enumma, ensi eno enyiga
[00:55.75] Naaye negumya, nga'omukyala
[00:57.93] Oluusi osuzze enjala, oluusi kikomando
[01:00.63] Nolowooza katonda yakwerabila
[01:02.78] Baka abagagga bangi
[01:03.85] Ela bevuuga, enkoko balya naaye tegenda
[01:07.05] (Hoo)
[01:07.87] Tewaali ayagala mubeera embi
[01:10.22] Naaye ebizibu bya ' ensi bwebityo
[01:13.02] Toganya kusigala mu mbeera embi
[01:15.41] Ela fuuba obeere omusanyuffu
[01:17.54] Buli wamu mubulaamu eliyo embeera embi
[01:20.26] Nnemwabo bewegombesa
[01:22.12] Nabazilina balaba ku mbeera embi
[01:25.12] Lywakuba tebalaga
[01:26.43] Nze oli bwandaaba, ayinza okugamba nti
[01:29.11] Eeh maama, abo abo bamala
[01:30.97] Motoka avuga, ye' ki kyatalina
[01:33.42] Natamanya nti nange mba nebizibu byange
[01:35.83] Nange nyolwa, waamu nokunyigirizibwa mumutima
[01:39.13] Lwakuba nsilika
[01:39.78] Bwofuna ekikumi kirye
[01:41.45] Emeeme egume
[01:42.49] Nange gw' olaaba azilina nange bwentyo
[01:44.94] Enaaku enumma, ensi eno enyiga
[01:47.39] Naaye negumya, nga'omukyala
[01:49.57] Oluusi osuzze enjala, oluusi kikomando
[01:52.18] Nolowooza katonda yakwerabila
[01:54.28] Baka abagagga bangi
[01:55.30] Ela bevuuga, enkoko balya naaye tegenda
[02:04.53] Ooooohh oooh oo
[02:08.67] Obulamu lugendo olujudde amakoona
[02:11.06] Byetusubila atte sibyetusanga
[02:13.47] Eyo gyensula gyempita ewaaka
[02:16.01] Naaye oluusi ndowoza tewaddika
[02:18.54] Naaye oluusi kimalamu amanyi
[02:20.62] Nga gwoyagala akujjukiza byayitta
[02:23.38] Kyonna ekyo kyoli manya kyekisinga labira kunze gwewesiimisa
[02:27.21] Nzijukila
[02:28.15] Bwenawulila ebidongo nagendanga
[02:30.48] Nze ne 'mikwano gyange nga tubala
[02:32.63] Naaye kati obuvunyiizibwa bwampamba
[02:34.99] Ela lwenkimanya nti zikusooka
[02:36.45] Bwofuna ekikumi kirye
[02:38.36] Emeeme egume
[02:39.51] Nange gw' olaaba azilina nange bwentyo
[02:41.68] Enaaku enumma, ensi eno enyiga
[02:44.07] Naaye negumya, nga'omukyala
[02:46.59] Oluusi osuzze enjala, oluusi kikomando
[02:48.91] Nolowooza katonda yakwerabila
[02:51.30] Baka abagagga bangi
[02:52.62] Ela bevuuga, enkoko balya naaye tegenda
[02:55.89] Bwofuna ekikumi kirye
[02:57.56] Emeeme egume
[02:58.12] Nange gw' olaaba azilina nange bwentyo
[03:00.23] Enaaku enumma, ensi eno enyiga
[03:02.65] Naaye negumya, nga'omukyala
[03:05.00] Oluusi osuzze enjala, oluusi kikomando
[03:07.71] Nolowooza katonda yakwerabila
[03:09.64] Baka abagagga bangi
[03:11.20] Ela bevuuga, enkoko balya naaye tegenda
[03:14.64]

โญ Rate These Lyrics

โ˜†โ˜†โ˜†โ˜†โ˜†
Average: 0.0/5 โ€ข 0 ratings