Home ๐ŸŽฌ Bollywood ๐ŸŽต Pakistani ๐ŸŽค English Pop

Kapapaala

๐Ÿ‘ค David Lutalo โ€ข ๐ŸŽผ Tugende โ€ข โฑ๏ธ 5:46
๐ŸŽต 1448 characters
โฑ๏ธ 5:46 duration
๐Ÿ†” ID: 15067678

๐Ÿ“œ Lyrics

Oh maama
Oh maama
Kambenga wooli
Oh maama aah!!
Nkukube embaga mbenga naawe

Neleero nsazewo nkutwaale
Omulungi asinga empisa
Andabilila bwemba sefuna
Mubemanyi abasinga ecolour ah
Baleke kati bogele
Owomumwa omugambaki gwotaja kussala ah
Honey nkwagala naye
Abemimwa balinga njuki
Betala balemese
Ffe tugume tuleme obatya nga
Nkwagala
Sili kwetamwa maama
Nawe era tonetamwanga
Nga ompita daddy geosteady
Nga nange nkuyita my lover aah
Laba atambula nga azzina
Akabina kagenda kapapala
Kaleke ojja kunzisa nze

Kilina face elinga enazibwa amata
Kili kyalaba ahah
Akabina kagenda kapapala (oh maama)
Kilina face elinga enazibwa amata
Kili kyalaba nono
Akabina kagenda kapapala

Nze simanyi nakyakukola maama
Gujila neguntujja ne sebaka
Omutima guba guluma
Naddala nga gwoyagala tonaba mugamba
Kati ntuse okuba nga nawe
Gwe gwemanyi abasinga ecolour
Alina entunula eyegombesa maama
Asseka nesebaka waka
Katino mama tebakwediza
Begomba buli kyolina figure mpya
Abedda Tebafuna ziti
Nga nabano ndaba obansinga
Laba bweluseka lwamaala
Bwosembula empindi egenda nga yekyanga
Silikola nsobi kita nze

Kilina face elinga enazibwa amata
Kili kyalaba ahah
Akabina kagenda kapapala (oh maama)
Kilina face elinga enazibwa amata
Kili kyalaba nono
Akabina kagenda kapapala
Kaleke ojja kunzisa nze

Kilina face elinga enazibwa amata
Kili kyalaba ahah
Akabina kagenda kapapala (oh maama)
Kilina face elinga enazibwa amata
Kili kyalaba nono
Akabina kagenda kapapala

โญ Rate These Lyrics

โ˜†โ˜†โ˜†โ˜†โ˜†
Average: 0.0/5 โ€ข 0 ratings