Home ๐ŸŽฌ Bollywood ๐ŸŽต Pakistani ๐ŸŽค English Pop

Dembe

๐Ÿ‘ค Bobi Wine โ€ข ๐ŸŽผ Kyarenga โ€ข โฑ๏ธ 3:52
๐ŸŽต 2786 characters
โฑ๏ธ 3:52 duration
๐Ÿ†” ID: 8088743

๐Ÿ“œ Lyrics

We no proud of the violence
We condemn the violence
Rasta No pride in the violence
Hear me now
Mbalaba Bakubagana Balumangana
Batemagana Mbalaba bagoobagana
Mu kiffo kyo ku lungamya
Omuntu eyandi badde wo mu kulungamya abavubuka
Kati ate yabakulembela okukola obutabanguko
Bino wenabilabye natidde nyo
Okulwana mu bavubuuka kususse nyo
Ate abakulembeze kibaswaza nyo
Wama abavubuka nze nsaba tukole bwetuti

Nsaba okulonda kubele kwa DEMBE
Nobuyinza buchuke mu DEMBE
Abana Uganda mulonde mu DEMBE
Awo obulamu butunyumile Nsabye
Okulonda kubele kwa DEMBE
Nobuyinza bukyuuke mu DEMBE
Bana Uganda tubele ba DEMBE
Nomwaka guba nyumile

Okuva mu independence tuli mu ntalo
Kyekyiganye ne Uganda okula lwa ntaalo
Buli Government ejja na ntalo
Ela bagala okugenda zzibe nga ntalo
Bachikola batya eli ebusuka nsaalo
Abakyuusa awatali kulwana ntalo
Lwaki, temukitandika ba ssebo
Ate mwagamba kyekyabalwanisa entalo
Lwaki oyoza engooye enjelu
Ate nozanika ku kiiti kyenzilo
Lwaki temulabila ku Mandela
Yafuga kiimu n'atta bendela
Abakulembeze okulwa mu ntebe
Kye ki leetela Uganda okufuka eddebe
Buli ayogela kko Ng'olwo afuse mulabe
Ekyo tekyituzimba tuba tudda mabega
Abantu bwobaleka neba londa wo
Omuntu atakooze neba mujaawo
Ekyo ne semateeka akyogela kko
Bwomu bikula kyosokela kko

Wabula Nsaba okulonda kubele kwa
DEMBE
Nobuyinza buchuke mu DEMBE
Abana Uganda mulonde mu DEMBE
Awo obulamu butunyumile Nsabye
Okulonda kubele kwa DEMBE
Nobuyinza bukyuuke mu DEMBE
Bana Uganda tubele ba DEMBE
Nomwaka guba nyumile

Now this is a message
To every Ugandan
Especially the candidate
Right from L.C 1
Straight up to president
Violence is backwardness
While peace is Godliness

Gano gemazima gali agakawa
Ata nalabuka kati nkubusa boyi
Bwoba nga mu mazima oyagala Uganda
Ne mubikolwa okyilaga nga
Tuzimbe omusinji oguyamba Uganda
Nabana baffe kwebali labilamu
Amanye, nti omuntu ogenda mu buyinza
Techi-kyetagisa kuyiwa musaayi
Amanye, nti abantu besimbawo
Abantu nebalonda kkoAsinze nabafuuga
Gwebasinze namukwata nemu mukono
Naye, abakulembeze mutalaga kiimu
Kyakulwana
Lwaki mutukuza bubi
Laba bwetukuze nga tumanyikiimu
Kyakulimba
Lwaki mutukuuza bubi
Nze bwenjogela kukitufu Nonzingulako emisango
Awo oba otufuze bubi Ayawukana ne ndowoza yo
Tekyimufula mulabe wo Fena tuli bana U
Omukulembeze omulungi awuliliza ebiluma abantu
Nabaako kyakola wo
Buli muna Uganda wooli
Kikukaakata kko okukuma
Emirembe
Ffena tuli bana U

Nsaba okulonda kubele kwa DEMBE
Nobuyinza buchuke mu DEMBE
Abana Uganda mulonde mu DEMBE
Awo obulamu butunyumile Nsabye
Okulonda kubele kwa DEMBE
Nobuyinza bukyuuke mu DEMBE
Bana Uganda tubele ba DEMBE
Nomwaka guba nyumile

Dan Magic is a real magician
Dream studio jeguvugidde
Dan Magic is a real magician
Yah man
For God and my Country
Kampala Uganda, Africa
Booaaaaha

โฑ๏ธ Synced Lyrics

[00:01.39] We no proud of the violence
[00:03.58] We condemn the violence
[00:06.00] Rasta No pride in the violence
[00:07.89] Hear me now
[00:09.06] Mbalaba Bakubagana Balumangana
[00:10.84] Batemagana Mbalaba bagoobagana
[00:11.79] Mu kiffo kyo ku lungamya
[00:14.29] Omuntu eyandi badde wo mu kulungamya abavubuka
[00:16.13] Kati ate yabakulembela okukola obutabanguko
[00:18.50] Bino wenabilabye natidde nyo
[00:21.06] Okulwana mu bavubuuka kususse nyo
[00:23.49] Ate abakulembeze kibaswaza nyo
[00:25.67] Wama abavubuka nze nsaba tukole bwetuti
[00:28.99] Nsaba okulonda kubele kwa DEMBE
[00:31.64] Nobuyinza buchuke mu DEMBE
[00:33.80] Abana Uganda mulonde mu DEMBE
[00:36.02] Awo obulamu butunyumile Nsabye
[00:38.79] Okulonda kubele kwa DEMBE
[00:41.21] Nobuyinza bukyuuke mu DEMBE
[00:43.42] Bana Uganda tubele ba DEMBE
[00:45.60] Nomwaka guba nyumile
[00:47.73] Okuva mu independence tuli mu ntalo
[00:50.05] Kyekyiganye ne Uganda okula lwa ntaalo
[00:52.40] Buli Government ejja na ntalo
[00:54.62] Ela bagala okugenda zzibe nga ntalo
[00:57.12] Bachikola batya eli ebusuka nsaalo
[00:59.65] Abakyuusa awatali kulwana ntalo
[01:02.02] Lwaki, temukitandika ba ssebo
[01:04.66] Ate mwagamba kyekyabalwanisa entalo
[01:07.00] Lwaki oyoza engooye enjelu
[01:09.59] Ate nozanika ku kiiti kyenzilo
[01:11.75] Lwaki temulabila ku Mandela
[01:14.28] Yafuga kiimu n'atta bendela
[01:16.69] Abakulembeze okulwa mu ntebe
[01:19.15] Kye ki leetela Uganda okufuka eddebe
[01:21.34] Buli ayogela kko Ng'olwo afuse mulabe
[01:23.74] Ekyo tekyituzimba tuba tudda mabega
[01:26.24] Abantu bwobaleka neba londa wo
[01:28.74] Omuntu atakooze neba mujaawo
[01:30.98] Ekyo ne semateeka akyogela kko
[01:33.34] Bwomu bikula kyosokela kko
[01:36.11] Wabula Nsaba okulonda kubele kwa
[01:38.17] DEMBE
[01:38.92] Nobuyinza buchuke mu DEMBE
[01:41.12] Abana Uganda mulonde mu DEMBE
[01:43.54] Awo obulamu butunyumile Nsabye
[01:46.06] Okulonda kubele kwa DEMBE
[01:48.57] Nobuyinza bukyuuke mu DEMBE
[01:50.79] Bana Uganda tubele ba DEMBE
[01:52.98] Nomwaka guba nyumile
[01:55.12] Now this is a message
[01:56.52] To every Ugandan
[01:57.38] Especially the candidate
[01:58.48] Right from L.C 1
[01:59.60] Straight up to president
[02:01.00] Violence is backwardness
[02:02.36] While peace is Godliness
[02:04.03] Gano gemazima gali agakawa
[02:06.76] Ata nalabuka kati nkubusa boyi
[02:09.13] Bwoba nga mu mazima oyagala Uganda
[02:11.66] Ne mubikolwa okyilaga nga
[02:13.66] Tuzimbe omusinji oguyamba Uganda
[02:16.58] Nabana baffe kwebali labilamu
[02:18.77] Amanye, nti omuntu ogenda mu buyinza
[02:21.36] Techi-kyetagisa kuyiwa musaayi
[02:23.57] Amanye, nti abantu besimbawo
[02:26.06] Abantu nebalonda kkoAsinze nabafuuga
[02:30.52] Gwebasinze namukwata nemu mukono
[02:33.31] Naye, abakulembeze mutalaga kiimu
[02:35.25] Kyakulwana
[02:37.14] Lwaki mutukuza bubi
[02:38.28] Laba bwetukuze nga tumanyikiimu
[02:40.25] Kyakulimba
[02:41.39] Lwaki mutukuuza bubi
[02:42.72] Nze bwenjogela kukitufu Nonzingulako emisango
[02:46.08] Awo oba otufuze bubi Ayawukana ne ndowoza yo
[02:49.33] Tekyimufula mulabe wo Fena tuli bana U
[02:52.38] Omukulembeze omulungi awuliliza ebiluma abantu
[02:55.05] Nabaako kyakola wo
[02:57.13] Buli muna Uganda wooli
[02:58.57] Kikukaakata kko okukuma
[03:00.17] Emirembe
[03:01.05] Ffena tuli bana U
[03:02.66] Nsaba okulonda kubele kwa DEMBE
[03:05.06] Nobuyinza buchuke mu DEMBE
[03:07.65] Abana Uganda mulonde mu DEMBE
[03:09.36] Awo obulamu butunyumile Nsabye
[03:12.62] Okulonda kubele kwa DEMBE
[03:14.89] Nobuyinza bukyuuke mu DEMBE
[03:17.23] Bana Uganda tubele ba DEMBE
[03:19.45] Nomwaka guba nyumile
[03:21.84] Dan Magic is a real magician
[03:23.88] Dream studio jeguvugidde
[03:26.33] Dan Magic is a real magician
[03:28.82] Yah man
[03:29.94] For God and my Country
[03:31.50] Kampala Uganda, Africa
[03:35.88] Booaaaaha
[03:38.17]

โญ Rate These Lyrics

โ˜†โ˜†โ˜†โ˜†โ˜†
Average: 0.0/5 โ€ข 0 ratings